Ephesians 5:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abasajja bwe balagirwa okwagalanga bwe batyo bakazi baabwe kyenkana ng'emibiri gyabwe gyennyini. Anti ayagala mukazi we nga yeeyagadde yennyini.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abasajja bwe batyo bwe basaana okwagalanga bakazi baabwe, nga bwe baagala emibiri gyabwe gyennyini. Ayagala mukazi we yeeyagala yekka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bwe kibagwanidde bwe kityo abasajja okwagalanga bakazi baabwe bennyini ng'emibiri gyabwe bennyini. Ayagala mukazi we yennyini, yeeyagala yekka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abasajja bwe batyo bwe basaana okwagala bakazi baabwe, nga bwe baagala emibiri gyabwe gyennyini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bwe kibagwanidde bwe kityo abasajja okwagalanga bakazi baabwe bennyini ng'emibiri gyabwe bennyini. Ayagala mukazi we yennyini, yeeyagala yekka: