Ephesians 5:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale buli muntu mu mmwe ayagalenga mukazi we nga ye bwe yeeyagala yennyini, n'omukazi atyenga bba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale, nammwe buli musajja ayagalenga mukazi we nga bwe yeeyagala yennyini, era n’omukazi assengamu bba ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye era nammwe buli musajja ayagalenga mukazi we nga bwe yeeyagala yekka; n'omukazi assengamu bba ekitiibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye era nammwe, buli musajja ayagalenga mukazi we, nga bwe yeeyagala yennyini, era n'omukazi assengamu bba ekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye era nammwe buli muntu ayagalenga mukazi we nga bwe yeeyagala yekka; n'omukazi atyenga bba.