Ephesians 5:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eby'ensonyi, okunyumya eby'obusiru, n'okubalaata, ebyo tebibagwanidde, wabula mu mmwe mubeeremu kwebaza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwewale okwogera eby’ensonyi, n’eby’obusirusiru, n’okubalaata ebitasaana. Mwebazenga bwebaza Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tewaabeerangawo eby'ensonyi, newakubadde ebinyumizibwa eby'obusiru, newakubadde okubalaata, ebitasaana, naye waakiri wabeerengawo okwebazanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era temusaanira kwogera bya nsonyi, wadde eby'obusiru oba okubalaata, wabula mwebazenga Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
newakubadde eby'ensonyi, newakubadde ebinyumizibwa eby'obusiru, newakubadde okubalaata, ebitasaana: naye waakiri okwebazanga.