Ephesians 5:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti edda luli mwali nzikiza nsa, sso kati muli kitangaala mu Mukama; muyise nno ng'abaana b'ekitangaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Edda mwali ng’abantu ab’ekizikiza, naye kaakano muli bantu ba musana mu Mukama waffe. Noolwekyo mutambulenga ng’abaana ab’omusana,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga edda mwali kizikiza, naye kaakano muli musana mu Mukama waffe, mutambulenga ng'abaana b'omusana
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Edda mwali ba kizikiza, naye kaakano nga bwe muli aba Mukama, muli ba kitangaala. Kale mutambulenga ng'abantu ab'ekitangaala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga edda mwali kizikiza, naye kaakano muli musana mu Mukama waffe: mutambulenga ng'abaana b'omusana