Ephesians 6:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmwe abaana, muwulirenga bazadde bammwe mu Mukama; kubanga kino kituufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana, muwulirenga bazadde bammwe mu Mukama waffe, kubanga bwe mukola mutyo, mukola kituufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana abato, muwulirenga abazadde bammwe mu Mukama waffe, kubanga kino kye kituufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana, bazadde bammwe mubawulirenga mu Mukama, kubanga ekyo kye kituufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana abato, muwulirenga abazadde bammwe mu Mukama waffe: kubanga kino kye kirungi.