Ephesians 6:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekisembayo, mubeerenga ba maanyi mu Mukama n'obuyinza bw'amaanyi ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eky’enkomerero, mubenga n’amaanyi mu Mukama waffe ne mu buyinza obw’amaanyi ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eky'enkomerero, mubenga n'amaanyi mu Mukama waffe ne mu buyinza obw'amaanyi ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eky'enkomerero, mube bagumu mu Mukama waffe, munywezebwe obuyinza bw'amaanyi ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eky'enkomerero, mubenga n'amaanyi mu Mukama waffe ne mu buyinza obw'amaanyi ge.