Ephesians 6:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nange nga munsabira nfune ebigambo, njasamye akamwa kange n'obuvumu okumanyisa ekyama ky'Evangili
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nange munsabirenga bwe nnaabanga njogera mpeebwe eby’okwogera, era mbyogerenga n’obuvumu nga ntegeeza abantu ekyama ky’Enjiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nange munsabire buli lwenayasamyanga akamwa kange ndyoke mpeebwe okwogeranga, n'okutegeezanga n'obuvumu ekyama eky'Enjiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nange munsabire, bwe nnaabanga njogera, mpeebwe eby'okwogera, era mbyogere n'obuvumu, nga mmanyisa abantu ekyama ky'Amawulire Amalungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era nange ndyoke mpeebwe okwogeranga okwasamyanga akamwa kange, okutegeezanga n'obuvumu ekyama eky'enjiri,