Ephesians 6:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nammwe okumanya bwe ndi ne bye nkola, ebyo byonna Tukiko owooluganda omwagalwa, omuweereza omwesigwa mu Mukama, anaabibabuulira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tukiko, owooluganda omwagalwa era omuweereza omwesigwa mu Mukama waffe, alibategeeza byonna mulyoke mutegeere ebinfaako ne bye nkola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nammwe mulyoke mutegeere ebifa gye ndi bwe biri, Tukiko, ow'oluganda omwagalwa era omuweereza omwesigwa mu Mukama waffe alibategeeza byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tukiko, owooluganda omwagalwa era omuweereza omwesigwa owa Mukama, alibategeeza byonna, mulyoke mumanye ebinfaako ne bye nkola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nammwe mulyoke mutegeere ebifa gye ndi bwe biri, Tukiko, ow'oluganda omwagalwa era omuweereza omwesigwa mu Mukama waffe alibategeeza byonna: