Ephesians 6:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eneema ebeere n'abo bonna abaagala Omukama Yezu Kristu n'okwagala okutagooka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekisa kya Katonda kibeerenga n’abo bonna abaagala Mukama waffe Yesu Kristo n’okwagala okutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekisa kibeerenga n'abo bonna abaagala Mukama waffe Yesu Kristo n'okwagala obutaggwaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda akwatirwenga ekisa abo bonna abaagala Mukama waffe Yesu Kristo, emirembe n'emirembe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekisa kibeerenga n'abo bonna abaagala Mukama waffe Yesu Kristo mu butamala.