Ephesians 6:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muweerezenga nga mwagala ng'abaweereza Omukama, sso si abantu obuntu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muweerezenga n’omutima omulungi ng’abakolera Mukama waffe so si ng’abakolera abantu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muweerezenga n'okwagala, ng'abaweereza Mukama waffe so si bantu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muweerezenga n'omutima omulungi ng'abakolera Mukama, sso si ng'abakolera abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga muweerezanga n'okwagala nga Mukama waffe so si bantu: