Esther 1:9 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne Nnabagereka Vasuti naye n’agabula abakyala embaga mu lubiri lwa Kabaka Akaswero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne Vasuti kaddulubaale naye n'afumbira abakazi embaga mu nnyumba ya kabaka, Akaswero.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kiseera kye kimu, Nnaabagereka Vasuti naye yali agabula abakazi mu lubiri lwa Kabaka Ahaswero.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne Vasuti kaddulubaale n'afumbira abakazi embaga mu nnyumba ya kabaka, eya kabaka Akaswero: