Esther 10:1 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka Akaswero n’asalira abantu bonna ab’obwakabaka bwe omusolo, abaabeeranga ku lukalu n’abo abaabeeranga ku bizinga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka Akaswero n'asalira ensi omusolo, n'ebizinga eby'omu nnyanja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Kabaka Ahaswero n'asalira abantu ab'oku lukalu n'ab'omu bizinga eby'omu nnyanja omusolo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka Akaswero n'asalira ensi omusolo, n'ebizinga eby'omu nnyanja.