Esther 10:2 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ebikolwa bye byonna eby’obuyinza n’amaanyi ge, n’okutegeereza ddala obukulu bwa Moluddekaayi, Kabaka bwe yamukuza, byawandiikibwa mu kitabo eky’ebyomumirembe gya bassekabaka b’e Bumeedi n’e Buperusi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ebikolwa byonna eby'obuyinza bwe n'amaanyi ge, era n'ebyo ebitegeereza ddala obukulu bwa Moluddekaayi bwe bwenkana, kabaka bwe yamukuza, tebyawandiikibwa mu kitabo eky'ebyo mumirembe gya bassekabaka b'e Bumeedi n'e Buperusi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo byonna bye yakola ebiraga obuyinza bwe n'amaanyi ge, era n'ebyo ebiraga nga bwe yatuusa Moruddekaayi ku bukulu, biwandiikiddwa mu Kitabo eky'Ebyomumirembe gya Bassekabaka b'e Perusiya n'e Mediya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ebikolwa byonna eby'obuyinza bwe n'amaanyi ge n'okutegeereza ddala obukulu bwa Moluddekaayi bwe bwenkana, kabaka bwe yamukuza, tebyawandiikibwa mu kitabo eky'ebyomumirembe gya bassekabaka b'e Bumeedi n'e Buperusi?