Esther 2:10 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eseza yali tamanyiddwa ggwanga lye, wadde ekika kye, kubanga Moluddekaayi yali amugaanye okulyogera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eseza yali tategeezanga abantu be bwe baali newakubadde ekika kye, kubanga Moluddekaayi yali amukuutidde obutakyogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Esiteeri yali tayogedde ggwanga lye, wadde amaka mw'asibuka, kubanga Moruddekaayi yali amukuutidde okubisirikira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eseza yali tategeezanga abantu be bwe baali newakubadde ekika kye: kubanga Moluddekaayi yali amukuutidde obutakitegeeza.