Esther 2:19 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olunaku olumu Moluddekaayi bwe yali ng’atudde ku wankaaki w’olubiri lwa Kabaka, abawala ne bakuŋŋaanira eri Kabaka omulundi ogwokubiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abawala bwe baali bakuŋŋaanye omulundi ogwokubiri, Moluddekaayi yali atudde mu mulyango gwa kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abawala bwe baali bakuŋŋaanye omulundi ogwokubiri, Moruddekaayi yali atudde ku mulyango gwa kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abawala bwe baali bakuŋŋaanye omulundi ogw'okubiri, awo Moluddekaayi n'atuula mu mulyango gwa kabaka.