Esther 3:5 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kamani bwe yalaba nga Moluddekaayi tamufukaamirira wadde okumussaamu ekitiibwa, Kamani n’asunguwala nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Kamani bwe yalaba nga Moluddekaayi tamuvuunamira wadde okumuwa ekitiibwa, kale Kamani n'ajjula obusungu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Hamani bwe yalaba nga Moruddekaayi teyamuvuunamira wadde okumuwa ekitiibwa, n'ajjula obusungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Kamani bwe yalaba nga Moluddekaayi teyakutama so teyamuvuunamira, kale Kamani n’ajjula obusungu.