Esther 4:10 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Eseza n’alagira Kasaki okuzzaayo obubaka ewa Moluddekaayi nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Eseza n'ayogera ne Kasaki n'amuwa obubaka obw'okutwalira Moluddekaayi, nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne Esiteeri n'awa Hataki obubaka obw'okuddiza Moruddekaayi nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Eseza n'agamba Kasaki n'amuwa ebigambo eby'okutwalira Moluddekaayi, nti