Esther 4:17 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago Moluddekaayi n’agenda, era n’akola byonna Eseza bye yamulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Moluddekaayi n'addayo n'akola nga byonna bwe byali Eseza by'amulagidde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Moruddekaayi n'agenda n'akola nga Esiteeri bwe yamulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Moluddekaayi n'addayo n'akola nga byonna bwe byali Eseza by'amulagidde.