Esther 4:2 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye n’akoma ku wankaaki wa kabaka, kubanga tewali eyakirizibwanga okuyingira mu mulyango gwa Kabaka ng’ayambadde ebibukutu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ajja mu maaso g'omulyango gwa kabaka, kubanga tewali eyayinza okuyingira mu mulyango gwa kabaka ng'ayambadde ebibukutu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okutuuka lwe yatuuka ku mulyango gw'olubiri, naye n'atayingira, kubanga omuntu ayambadde ebikutiya teyakkirizibwanga kuyingira mu lubiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ajja mu maaso g'omulyango gwa kabaka: kubanga tewali eyayinza okuyingira mu mulyango gwa kabaka ng'ayambadde ebibukutu.