Esther 4:6 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kasaki n’afuluma n’agenda ebweru mu kifo ekigazi eky’ekibuga ekyayolekera omulyango gwa Kabaka, Moluddekaayi gye yali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Kasaki n'afuluma n'agenda eri Moluddekaayi awali ekifo ekigazi eky'ekibuga mu maaso g'omulyango gwa kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Hataki n'agenda eri Moruddekaayi mu makkati g'ekibuga ku mulyango gw'olubiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Kasaki n'afuluma n'agenda eri Moluddekaayi awali ekifo ekigazi eky'ekibuga ekyayolekera omulyango gwa kabaka.