Esther 6:12 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma Moluddekaayi n’akomawo ku wankaaki wa Kabaka, naye Kamani n’ayanguwa n’addayo ewuwe, ng’anakuwadde era ng’abisse ku mutwe gwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Moluddekaayi n'akomawo ku mulyango gwa kabaka. Naye Kamani n'ayanguwa n'agenda ewuwe, ng'anakuwadde era ng'abisse ku mutwe gwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bwe byaggwa, Moruddekaayi n'akomawo ku mulyango gwa kabaka. Naye Hamani n'ayanguwa okuddayo ewuwe ng'anakuwadde, era nga yeebisse omutwe gwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Moluddekaayi n'akomawo eri omulyango gwa kabaka. Naye Kamani n'ayanguwa n’agenda ewuwe, ng'anakuwadde era ng'abisse ku mutwe gwe.