Esther 6:14 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bwe baali nga bakyayogera naye, abalaawe ba Kabaka ne batuuka, ne banguwa okutwala Kamani ku mbaga Eseza gye yali afumbye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baali nga bakyayogera naye, abalaawe ba kabaka ne bajja, ne banguwa okutwala Kamani ku embaga Eseza gye yali afumbye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bwe baali nga bakyayogera, abalaawe b'omu lubiri ne bajja mu bwangu okutwala Hamani ku kijjulo, Esiteeri kye yali afumbye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe baali nga bakyayogera naye, abalaawe ba kabaka ne bajja, ne banguwa okuleeta Kamani eri embaga Eseza gye yali afumbye.