Esther 6:5 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago abaweereza ne baddamu nti, “Kamani wuuno waali ayimiridde mu luggya.” Kabaka n’ayogera nti, “Mumukkirize ayingire.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abaddu ba kabaka ne bamugamba nti, “Laba, Kamani ayimiridde mu luggya.” Kabaka n'ayogera nti, “Ayingire.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaweereza ba kabaka ne bamugamba nti: “Hamani ye ali mu luggya.” Kabaka n'agamba nti: “Ayingire.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abaddu ba kabaka ne bamugamba nti Laba, Kamani ayimiridde mu luggya. Kabaka n’ayogera nti Ayingire.