Esther 8:16 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate n’eri Abayudaaya kyali kiseera kya ssanyu, n’okujaguza n’ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abayudaaya ne baba n'ekitangaala, ne basanyuka, ne bajaguza, era ne baba n'ekitiibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abayudaaya ne baba bulungi, ne basanyuka, ne bajaguza, era ne baba n'ekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abayudaaya ne baba n'omusana n'essanyu, n'okujaguza n’ekitiibwa.