Esther 8:4 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka n’agololera Eseza omuggo ogwa zaabu, amangu ago Eseza n’agolokoka n’ayimirira mu maaso ga Kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka n'agololera Eseza omuggo ogwa zaabu. Awo Eseza n'asituka n'ayimirira mu maaso ga kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka n'agololera Esiteeri omuggo gwe ogwa zaabu. Esiteeri n'asituka, n'ayimirira mu maaso ga kabaka,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka n'agololera Eseza omuggo ogwa zaabu. Awo Eseza n'agolokoka n'ayimirira mu maaso ga kabaka.