Esther 8:6 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnyinza ntya okugumiikiriza okulaba obulabe obulijja ku bantu bange, era n’okulaba okuzikirizibwa okw’ennyumba yange?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga nnyinza ntya okugumiikiriza okutunuulira obubi nga bujja ku bantu bange? Oba nnyinza ntya okugumiikiriza okutunuulira baganda bange nga babazikiriza?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga nnyinza ntya okugumiikiriza okulaba akabi nga kajjira abantu bange? Oba nnyinza ntya okugumiikiriza okulaba baganda bange nga bazikirizibwa?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga nnyinza ntya okugumiikiriza okutunuulira obubi obulijja ku bantu bange? oba nnyinza ntya okugumiikiriza, okutunuulira baganda bange nga babazikiriza?