Esther 9:21 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ng’abalagira okukuumanga olunaku olw’ekkumi n’ennya n’olw’ekkumi n’ettaano mu mwezi ogwa Adali nga lwa mbaga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'abalagira okukwatanga olunaku olw'ekkumi n'ennya (14) olw'omwezi gwa Adali, n'olunaku lwagwo olw'ekkumi n'ettaano (15), buli mwaka,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ng'abalagira okukuzanga ennaku: olw'ekkumi n'ennya n'olw'ekkumi n'ettaano eza Adaari, buli mwaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okubalagira okukwatanga olunaku olw'ekkumi n'ennya olw'omwezi Adali, n'olunaku lwagwo olw'ekkumi n'ettaano, buli mwaka,