Esther 9:23 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayudaaya ne basuubiza okukola nga bwe baatandika, nga Moluddekaayi bwe yabawandiikira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abayudaaya ne basuubiza okukolanga nga bwe baali batandise, era nga Moluddekaayi bwe yabawandiikira;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayudaaya ne bakkiriza okukolanga ekyo kye baali batandise, era nga Moruddekaayi bwe yabawandiikira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abayudaaya ne basuubiza okukolanga nga bwe baatanula, era nga Moluddekaayi bwe yabawandiikira;