Esther 9:29 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Nnabagereka Eseza muwala wa Abikayiri ne Moluddekaayi Omuyudaaya ne bawandiika n’obuyinza bwonna okunyweza ebbaluwa eyo eyookubiri eya Pulimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Nnaabagereka Eseza muwala wa Abikayiri ne Moluddekaayi Omuyudaaya ne bawandiika n'obuyinza bwonna okunyweza ebbaluwa eyo eyokubiri eya Pulimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Nnaabagereka Esiteeri muwala wa Abihayili, ng'ali wamu ne Moruddekaayi Omuyudaaya, n'awandiika ebbaluwa ng'akozesa obuyinza bwe bwonna, okunyweza ebbaluwa eyo eyookubiri eyogera ku Purimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Eseza kaddulubaale muwala wa Abikayiri ne Moluddekaayi Omuyudaaya ne bawandiika n'obuyinza bwonna okunyweza ebbaluwa eyo ey'okubiri eya Pulimu.