Esther 9:30 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebbaluwa ne ziweerezebwa, mu bitundu ekikumi mu abiri mu omusanvu (127) eby’obwakabaka bwa Akaswero,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aweereza Abayudaaya bonna ebbaluwa, mu masaza ekikumi mu abiri mu musanvu (127) ag'obwakabaka bwa Akaswero, nga zirimu ebigambo eby'emirembe n'amazima,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebbaluwa n'agiweereza Abayudaaya bonna mu bitundu ekikumi mu abiri mu omusanvu eby'obwakabaka bwa Ahaswero, ng'ebaagaliza emirembe, era ng'ebakubiriza okuba abaamazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aweereza Abayudaaya bonna ebbaluwa, mu masaza ekikumi mu amakumi abiri mu musanvu ag'obwakabaka bwa Akaswero, nga zirimu ebigambo eby'emirembe n'amazima,