Esther 9:5 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abayudaaya ne batta era ne bazikiriza abalabe baabwe bonna n’ekitala, era ne bakola nga bwe baayagala abo abaabakyawa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Abayudaaya ne batta abalabe baabwe bonna n'ekitala, ne babazikiriza okubamalawo, ne bakola nga bwe baayagala ku abo abaabakyawa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayudaaya ne batta abalabe baabwe bonna nga babatema n'ebitala, ne babazikiriza okubamalawo. Ne bakola kye baagala ku abo abaabakyawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Abayudaaya ne batta abalabe baabwe bonna nga babakuba n'ekitala, nga babazikiriza nga babamalawo, ne bakola nga bwe baayagala abo abaabakyawa.