Exodus 1:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abamisiri ne bakozesa Abayisirayeli n'obukambwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bongera okutuntuza abaana ba Isirayiri n’obukambwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne babatuntuza nnyo n'emirimu egy'amaanyi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne babatuntuza nnyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abamisiri ne babakoza emirimu abaana ba Isiraeri n'amaanyi: