Exodus 1:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda n'aba wa kisa ku bazaalisa. Abantu ne bagenda nga baala ne bafuuka ba maanyi nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda, n’ayisanga bulungi abazaalisa n’abawa emikisa. Abaana ba Isirayiri ne beeyongera nnyo obungi era ne baba ba maanyi nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda n'awa abazaalisa abo omukisa; abaana ba Isiraeri ne beeyongera obungi, ne baba baamaanyi nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda n'awa abazaalisa abo omukisa. Abayisirayeli ne beeyongera obungi, ne baba ba maanyi nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda n'akola bulungi abazaalisa: abantu ne baba bangi, ne baba ba maanyi nnyo.