Exodus 1:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwatuuka, Yozefu n'afa ne baganda be, n'ezzadde eryo lyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yusufu n’afa; ne baganda be ne bonna ab’omulembe ogwo ne bafa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yusufu, ne baganda be bonna, n'ab'omu mulembe ogwo gwonna ne bafa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekiseera nga kiyiseewo, Yosefu ne baganda be, n'abalala bonna ab'omu mulembe ogwo, ne bafa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yusufu n'afa, ne baganda be bonna, n'emirembe giri gyonna.