Exodus 1:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo mu Misiri ne musitukamu kabaka omuggya ataamanya kantu ku Yozefu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne waddawo kabaka omuggya mu Misiri ataamanya Yusufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka omuggya ataamanya Yusufu, n'alya obwakabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo kabaka omuggya ataamanya Yosefu, n'alya obwakabaka mu Misiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne walya kabaka omuggya mu Misiri ataamanya Yusufu.