Exodus 1:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba abantu be nti: “Mulabe, Abayisirayeli bafuuse bangi ate ab'amaanyi okutusinga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’agamba abantu be nti, “Abayisirayiri batuyitiriddeko obungi era ba maanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agamba abantu be nti, “Mulabe, abaana ba Isiraeri bangi nnyo, era ba maanyi okutusinga;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba abantu be nti: “Mulabe, Abayisirayeli bangi nnyo, era ba maanyi okutusinga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba abantu be nti Laba, abantu b'abaana ba Isiraeri bangi ba maanyi okusinga ffe: