Exodus 10:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era Omukama n'akakanyaza omutima gwa Faraawo, n'ataleka Bayisirayeli kugenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama n’akakanyaza omutima gwa Falaawo, abaana ba Isirayiri n’atabakkiriza kugenda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Mukama n'akakanyaza omutima gwa Falaawo, n'atakkiriza baana ba Isiraeri kugenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Mukama n'akakanyaza omutima gwa kabaka, n'ataleka Bayisirayeli kugenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Mukama n'akakanyaza omutima gwa Falaawo, n'ataleka abaana ba Isiraeri.