Exodus 10:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era Omukama n'akakanyaza omutima gwa Faraawo, n'atayagala kubaleka kugenda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama n’akakanyaza omutima gwa Falaawo, n’atabaleka kugenda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Mukama n'akakanyaza omutima gwa Falaawo, n'atakkiriza kubaleka kugenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Mukama n'akakanyaza omutima gwa kabaka, n'atabaleka kugenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Mukama n'akakanyaza omutima gwa Falaawo, n'atayagala kubaleka.