Exodus 10:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'ogaana abantu bange okugenda, enkya nzija kusindika enzige mu nsi yo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa ogaana okubakkiriza okugenda, enkya nzija kuleeta enzige mu nsi yo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye, bw'onoogaana okuleka abantu bange okugenda, laba, enkya n'aleeta enzige mu nsi yo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bw'onoogaana okuleka abantu bange okugenda, enkya nja kuleeta enzige mu nsi yo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye, bw'onoogaana okubaleka abantu bange, laba, jjo ndireeta enzige mu nsalo yo: