Exodus 11:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Musa n'agamba nti: “Bw'ati Omukama bw'agambye nti: ‘Awo nga mu ttumbi, nzija kuyita mu Misiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa n’agamba Falaawo nti, “ Mukama agambye bw’ati nti, ‘Nga wakati mu ttumbi, nzija kuyita mu Misiri yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'agamba Falaawo nti, “Bw'atyo bw'ayogera Mukama nti, ‘Awo nga mu ttumbi ndiyita wakati mu Misiri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa n'agamba kabaka nti: “Mukama agamba nti: ‘Nga mu ttumbi, nja kuyita mu Misiri,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'ayogera nti Bw'atyo Mukama bw'ayogera nti Nga mu ttumbi ndifuluma wakati w'e Misiri: