Exodus 12:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'agamba Musa ne Aroni mu nsi y'e Misiri nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama n’ayogera ne Musa ne Alooni nga bali mu nsi y’e Misiri, n’abagamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'agamba Musa ne Alooni mu nsi ey'e Misiri, ng'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'agamba Musa ne Arooni mu nsi ey'e Misiri nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'abagamba Musa ne Alooni mu nsi ey'e Misiri, ng'ayogera nti