Exodus 12:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temulekangawo kantu kutuusa nkeera. Oba waliwo ekisigaddewo mukyokyanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temugiterekangako kutuusa nkeera; bw’ebalemanga eggulolimu, mugyokyanga bwokya ne mugizikiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temugirekangawo okutuusa enkya; naye bwe walibaawo esigaddewo muligyokya n'omuliro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era temubaako gye mulekawo okutuusa enkya. Bwe wabaawo esigaddewo, mugisaanyeewo n'omuliro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nammwe temugiirekangawo okutuusa enkya; naye erekebwako okutuusa enkya muligyokya n'omuliro.