Exodus 12:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo kino mukikwatenga; tteeka ku ggwe n'abaana bo emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kibagwanira okugondera ebiragiro bino ng’etteeka, mmwe ne batabani bammwe emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulyekuuma etteeka lino, n'abaana bammwe abaliddawo ennaku zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo linaabanga tteeka, mmwe n'abaana bammwe lye munaakuumanga ennaku zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mulyekuuma ekigambo ekyo ng'etteeka eri ggwe n'eri abaana bo eritaggwaawo.