Exodus 12:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe muliyingira mu nsi Omukama gy'alibawa nga bwe yasuubiza, emikolo gino mugikolanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era bwe muliyingira mu nsi Mukama gy’alibawa nga bwe yasuubiza, temwerabiranga mukolo guno.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe muliba mutuuse mu nsi Mukama gy'alibawa, nga bwe yasuubiza, munaakwatanga embaga eno.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bwe muliba mutuuse mu nsi, Mukama gy'alibawa nga bwe yasuubiza, munaakuumanga omukolo ogwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe muliba mutuuse mu nsi Mukama gy'alibawa, nga bwe yasuubiza, muneekuumanga okuweereza kuno.