Exodus 12:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abaana bammwe bwe bababuuzanga nti omukolo guno gulina makulu ki gye muli?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana bammwe bwe balibabuuza nti, ‘Omukolo guno gutegeeza ki?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olulituuka abaana bammwe bwe balibabuuza nti, ‘embaga eno etegeeza ki?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana bammwe bwe banaababuuzanga nti: ‘Omukolo guno gutegeeza ki?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olulituuka abaana bammwe bwe balibagamba nti Okuweereza kwammwe kuno amakulu ki?