Exodus 12:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayisirayeli era ne bakola nga Musa bwe yali abalagidde, ne basaba Abamisiri ebintu ebya ffeeza ne zaabu n'ebyambalo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baakola nga Musa bwe yabalagira, ne basaba Abamisiri eby’omuwendo ebya ffeeza n’ebya zaabu, awamu n’ebyambalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Isiraeri ne bakola nga Musa bwe yabalagira; ne basaba Abamisiri ebintu ebya ffeeza n'ebintu ebya zaabu n'engoye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli baali bakoze nga Musa bwe yabagamba: nga basabye Abamisiri ebintu ebya ffeeza n'ebya zaabu era n'engoye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Isiraeri ne bakola ng'ekigambo kya Musa; ne basaba Abamisiri ebintu ebya ffeeza n'ebintu ebya zaabu, n'engoye: