Exodus 12:51 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era ku lunaku olwo lwennyini Omukama n'aggya mu Misiri Abayisirayeli mu bibinja byabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ku lunaku olwo lwennyini Mukama Katonda n’aggya abaana ba Isirayiri mu nsi ey’e Misiri nga bagendera mu bibinja byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ku lunaku olwo Mukama n'alyoka aggya abaana ba Isiraeri mu nsi ey'e Misiri ng'ebika byabwe bwe byali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwo Mukama n'aggya ebika by'Abayisirayeli mu nsi ey'e Misiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ku lunaku luli Mukama n'alyoka aggya abaana ba Isiraeri mu nsi ey'e Misiri mu ggye lyabwe.