Exodus 13:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omukama bw'akutuusanga mu nsi y'Abakanaani nga bwe yakulayirira ggwe ne bajjajjaabo n'agikuwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“ Mukama ng’amaze okubatuusa mu nsi y’Abakanani, nga bwe yabalayirira mmwe ne bajjajja bammwe, era agenda kugibawa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Awo olulituuka Mukama bw'alikuleeta mu nsi ey'omu Kanani, nga bwe yakulayirira ggwe ne bajjajjaabo, bw'aligikuwa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mukama bw'alibatuusa mu nsi y'Abakanaani nga bwe yabalayirira mmwe ne bajjajjammwe nti aligibawa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olulituuka Mukama bw'alikuleeta mu nsi ey'omu Kanani, nga bwe yakulayirira ggwe ne bajjajjaabo, bw'aligikuwa,