Exodus 13:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olyanga omugaati ogutazimbulukuse okumala ennaku musanvu; ate ku lunaku olwomusanvu okolanga embaga olw'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mumalanga ennaku musanvu nga mulya emigaati egitaliimu kizimbulukusa, ne ku lunaku olw’omusanvu kwe munaakoleranga embaga ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennaku musanvu onoolyanga emigaati egitazimbulukusiddwa, era ku lunaku olw'omusanvu; wanaabanga embaga eri Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okumala ennaku musanvu, munaalyanga migaati egitazimbulukusiddwa, era ku lunaku olw'omusanvu, wanaabangawo embaga okugulumiza Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennaku musanvu onoolyanga emigaati egitazimbulukuswa, era ku lunaku olw'omusanvu wanaabanga embaga eri Mukama.