Exodus 14:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama ajja kubalwanirira. Mmwe mwesirikire.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ajja kubalwanirira. Mmwe musirike busirisi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama anaabalwanirira, nammwe munaasirika.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ajja kubalwanirira mmwe. Mubeere bakkakkamu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama anaabalwanirira, nammwe munaasirika.